TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bamulagidde okunyweza oluggi ne bamubbako essimu

Bamulagidde okunyweza oluggi ne bamubbako essimu

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2020

Abattakisi balagidde omusabaze okunywezza oluggi ne bamubbako essimu ya mitwalo 70 ne bamuggyamu ku mpaka .

Minawalanansamba1 703x422

Nansamba

Minawala Nansamba 26 eyabadde ava ku bugenyi ku Kaleerwe mu Ssebina zooni yategeezezza nti takisi yagirinnyidde ku Shell y’oku Kaleerwe ng’adda mu kibuga okufuna mmotoka   adde e Jinja  yatudde mu kifo ky’omu maaso, yagasseeko nti takisi yabaddemu abantu 7 nga mulimu omukazi omu.

Yagambye nti bwe baatuuse ku nkulungo y’oku bbiri kondakita n'amugamba anyweze  oluggi oluvannyuma baamugambye tebakyagenze mu kibuga  ne bamuggyamu yagenze okukebera mu nsawo nga bamubbyeko essimu ye ekika Sumsang ya mitwalo 70.

Omusango guli ku fayiro nnamba SD REF:32/24/03/2020

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Do1 220x290

Engeri Museveni gye yagobyemu Doris...

Engeri Museveni gye yagobyemu Doris Akol n'okukuza aba UPDF

Bug1 220x290

Katikkiro wa Bungereza alabudde...

Katikkiro wa Bungereza alabudde ku mbeera ya Coronavirus

Tip1 220x290

Engeri okuwera entabula y'olukale...

Engeri okuwera entabula y'olukale gye kukosezzaamu abantu ab'enjawulo

Faz1 220x290

Engeri Poliisi gye yataayizzaamu...

Engeri Poliisi gye yataayizzaamu Faaza Kiibi ne bamukwata

Jit1 220x290

Abapya ku baazuuliddwa ne Coronavirus...

Abapya ku baazuuliddwa ne Coronavirus baliko ebitiisa