TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ekutte Paasita lwa kuggulawo kkanisa n'asabisa abagoberezi be

Poliisi ekutte Paasita lwa kuggulawo kkanisa n'asabisa abagoberezi be

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2020

Poliisi e Kajjansi ekutte n'eggalira omusumba n'abagoberezi be 30 lwa kujeemera biragiro bya Pulezidenti eby'okuggalawo amasinzizo gonna mu kaweefube okutangira ekirwadde kya Coronavirus okusasaana.

Charge1 703x422

Paasita Rashid Mutebi

Poliisi e Kajjansi ekutte n'eggalira omusumba n'abagoberezi be 30 lwa kujeemera biragiro bya Pulezidenti eby'okuggalawo amasinzizo gonna mu kaweefube okutangira ekirwadde kya Coronavirus okusasaana.

Akwatiddwa ye Paasita Rashid Mutebi, ow'ekkanisa ya Blessed Feelings Church International esangibwa e Gobe - Kajjansi.
Poliisi ebakunyizza kyokka oluvannyuma eyimbudde abagoberezi be ye omusumba akyaggaliddwa.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Masese11 220x290

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde...

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde wansi ebikola

Mabikengaanyonyolaabakampuniyacceccabakolaoluguudolwabusegampigi 220x290

Kkampuni y'Abachina esenze ebirime...

ABAKOLA oluguudo lwa Busega – Mpigi basenze ebirime by'omutuuze n'alaajanira UNRA okumuliyirira.

China1 220x290

Abachina abaakwatiddwa babagguddeko...

POLIISI yakwongera emisango emirala ku Bachina abaatwaliddwa mu kkooti ku Lwokutaano ne basindikibwa e Luzira....

Kangaliyapoliisingaesazeekoekigokyempigiewabaddemmisa 220x290

Poliisi eggalidde Faaza lwa kujeemera...

POLIISI esazeeko Faaza Kiibi ng'akulembeddemu mmisa mu Klezia y'ekigo ky'e Mpigi n'emukwata n'atwalibwa ku poliisi...

Kab18 220x290

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo...

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo