TOP

Kkwiini akkakkanyizza emitima gy'abantu

By Musasi wa Bukedde

Added 27th March 2020

Kkwiini akkakkanyizza emitima gy'abantu

Thequeeneliabethiienglandcrowntodaynewslatestroyalfamily1180775 703x422

Kkwiini wa Bungereza

 
Kkwiini wa Bungereza, Elizabeth II 93, akkakkanyizza Abangereza emitima bw’asinzidde mu Lubiri lwe olw’e Windsor n’ayogera ne Katikkiro Boris Johnson ku ssimu ku mbeera eri mu ggwanga.
 
Bino biddiridde amawulire ag’Omulangira Charles, 71 alinze okusikira nnamulondo ya Bungereza okukwatibwa obulwadde ate nga yali yasisinkana nnyina nga March 12, 2020. Ekintu kyewanisizza Abangereza emitima nga bateebereza nti ne Kkwiini yandiba nga yakwatiddwa obulwadde buno.
 
Kkwiini baamulaze ku mikutu gy’amawulire nga mulamu tteke ng’ali ku ssimu ne Katikkiro Johnson gwe yeebazizza olw’engeri gy’akuttemu olutalo lwa ssennyiga.
 
Bungereza yaakafiirwa abantu abawera 500 ate ng’abalwadde bagenda mu 10,000

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono