TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo embeera y'okulwanyisa COVID-19

Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo embeera y'okulwanyisa COVID-19

By Musasi wa Bukedde

Added 28th March 2020

Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo embeera y'okulwanyisa COVID-19

Rob12 703x422

ABAVUBI ku mwalo gwe Kawunga e Lukaya mu Lwera bagaanyi abavubi abamaze ebbanga nga tebali ku mwalo okudda ku mwalo gwabwe olw'okutya ekirwadde kya Corona Virus.

Bataddewo emisanvu ku makubo agabagatta ku luguudo n“ennyanja okutangira abantu abalala okubayingirira.

Ssentebe wa LCI Ronald Ssemanda n'abatuuze bino babyanjulidde amyuka RDC e Kalungu Hajati Sarah Nanyanzi abalambuddeko okubafalaasira n'okubawa amagezi ku ngeri gye bayinza okwekuuma akawuka ka Corona virus

Deputy RDC Hajat Nanyanzi awagidde enteekateeka zaabwe mwe bekuumidde ekirwadde kya Corona Virus n'abakalaatira obutabeera mu mugotteko.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono