TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

By Musasi wa Bukedde

Added 30th March 2020

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Mat14 703x422

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavumenti eby'enjawulo naddala abo abali mu kaweefube ow'okulwanyisa Covid 19.
 
Mu bamu ku baddukiridde kuliko abasawo mu ddwaaliro lya Mityana General Hospital bagabidde enkota z'amatooke 127,obulabirizi bwe Kasaka e Gomba enkota 10,Ebigo ebyenjawulo okuli Banda ne Misigi enkota kumi kumi,Banda Healthy Centre 10,Bujubi Church of Uganda enkota 10,Poliisi ezenjawulo mu Mityana.

Mu ngeri yeemu Nyanzi agabidde ne Gen Kasirye Ggwanga enkota 10 mu ngamwebaza kaweefube gwaliko owokukumira abantu mu nyumba.

 
Emmere eno ekwasiddwa akulira ebyobulamu Dr.Fred Lwasa Mpijja n'akulira ebyokwerinda Isha Ntumwa.

RDC we Mityana Isha Ntumwa agambye asabye abantu okwongera okubeera abakkakamu mu kaweefube owokulwanyisa Corona.

Abasawo basabye Gavumenti okwongera ku bikozesebwa okuli mask ne gloves mu ddwaliro

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det1 220x290

Jamil Mukulu asabye okweyimirirwa...

Jamil Mukulu asabye okweyimirirwa

Nom1 220x290

Poliisi etaddewo ebiragiro ebipya...

Poliisi etaddewo ebiragiro ebipya ku bidduka

Mathiaskatamba 220x290

Katamba alondeddwa ku bwassentebe...

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Multi10 220x290

Aba Multiplex bazzeemu okukola...

Aba Multiplex bazzeemu okukola lisiiti ne zinyooka

Ken1 220x290

Sipiika alagidde ministry ya Foreign...

Sipiika alagidde ministry ya Foreign affairs okuyamba Kenzo akomewo eka