TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Coronavirus: World Bank ewadde Kenya obukadde bwa ddoola 50 zibayambeko

Coronavirus: World Bank ewadde Kenya obukadde bwa ddoola 50 zibayambeko

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd April 2020

Bbanka y’ensi yonna yawadde Kenya obuyambi bwa doola za Amerika obukadde 50 okuyambako mu kutangira okulwanyisa ssennyiga omukambwe.

W1240p169s3reutersmedianet68 703x422

 
Minisita w’ebyobulamu e Kenya yategeezezza nti ssente zino zaakweyambisibwa okugulira abasawo ebikozesebwa ng’obukookolo, eddagala ne ssabbuuni bye bakozesa okunaaba engalo.
 
We baatuukidde okufuna obuyambi buno nga minisita alangiridde nti waliwo omusawo omu ali ku mulimu gw’okujjanjaba abalwadde ba Coronavirus eyabadde akwatiddwa ssennyiga omukambwe.
 
Gye buvuddeko abasawo e Kenya baali beemulugunya nti tebalina bikozesebwa bimala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam

Dot1 220x290

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda...

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda