TOP

E Rwanda bongezzaayo kalantiini

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd April 2020

Gavumenti ya Rwanda yalangiridde nti eyongezzaayo ennaku abantu ze balina okumala nga tebava waka okutuuka April 19.

Kagame 703x422

Paul Kagame, Pulezidenti wa Rwanda

 
Omwezi oguwedde nga March 21, Rwanda yalangiridde wiiki bbiri ng’abantu tebava waka ezibadde ziggwaako ku nkomerero ya wiiki eno.
 
Kino we kijjidde ng’omuwendo gw’abakwatiddwa obulwadde mu wiiki bbiri zokka gulinnye okuva ku bantu 17 okutuuka ku 82.
 
Ekiseera kye bongezzaayo ensalo zaayo zonna zaakusigala nga nzigale.
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mathiaskatamba 220x290

Katamba alondeddwa ku bwassentebe...

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Multi10 220x290

Aba Multiplex bazzeemu okukola...

Aba Multiplex bazzeemu okukola lisiiti ne zinyooka

Ken1 220x290

Sipiika alagidde ministry ya Foreign...

Sipiika alagidde ministry ya Foreign affairs okuyamba Kenzo akomewo eka

Jud1 220x290

Jude Color Solution ekakasiddwa...

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Images 220x290

Biibino ebibuuzo ebikyebuuzibwa...

Abantu abakwatibwa bajjanjabibwa kumala bbanga ki okuwona? Kisinziira engeri obulwadde buno gye bubeera bukukosezzaamu....