TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

By Musasi wa Bukedde

Added 4th April 2020

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Fud1 703x422

Omugagga Ham ng'akwasa Ssaabaminisita Rukana Ruganda obukadde 100 ez'ekugulira abantu emmere mu kaweefube w'olkulwanyisa ekirwadde kya Corona Virus

Bya Stuart Yiga

OMUGAGGA Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi mu kaweefube w'okulwanyisa ekirwadde kya CoronaVirus.

Ham ng'ayita mu kibiina kye ekya Ham Foundationa ategeezeezza nti lino eggwanga lyaffe tulina okulyeyagaliramu kati bwewabaawo ekizibu ekizzeewo tuba tulina okusitukiramu nga bannayuganda n'olwekyo kwekusalawo okukwata akatono kennina nkagabaneko ne bannange okusobola okutaasa obulamu bwa Bannayuganda bannange.

Ham ensimbi zino aziwaddeyo mu cash era ng'azikwasizza Prime Minister Ruhakana Rugunda olwaleero.

Wabula ye Ssaabaminisita Ruhakana Rugunda asiimye omugagga Ham olw'okubeera n'omutima omudduukirize era wano wasinzidde n'akubiriza abagagga abalala okutwala eky'okulabirako kya Ham  nabo baveeyo badduukirire bannayuganda bannaabwe olw'embeera eri mu ggwanga ekiseera kino

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono