TOP

Eee..bannange nange nvuddeko awaka

By Musasi wa Bukedde

Added 28th April 2020

Eee..bannange nange nvuddeko awaka

Top1 703x422

OMUKULU ono bwe yawulira nti ppikippiki manya Tukutuku zikkirizibwa okutambula naye kwe kugasala alabe bw’afunayo 100/-. Abadde afunayo abasaabaze babiri oba basatu n’abatambuza okubaggya n’okubazza mu bitundu by’e Nansana.

Abadde ayita ku baserikale enfunda eziwera kyokka ku nkomerero ya wiiki ewedde OC w’e Nansana, Jimmy Kakana yamukubye omukono mu Lubigi n’amusaba ebbaluwa ya RDC emukkiriza okusaabaza abantu n’adda mu kutamattama.

Yalabye by’awoza tebikwatagana kwe kumulagira akyuse eddeyo bw’aba tayagala ppikippiki ye manya tukutuku esibire ku poliisi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...