TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Oluguudo lw'e Biriinze - Bukakatta okuluyitamu omala kulaama!

Oluguudo lw'e Biriinze - Bukakatta okuluyitamu omala kulaama!

By Ssennabulya Baagalayina

Added 20th May 2020

OLUGUUDO oluva e Biriinzi okudda Bukakatta mu Masaka lwongedde okufafaagana olw'amazzi agalujjuddemu ng'okuluyitamu kubeera kutunda mwoyo ng'enkoko emira ensanafu.

Oluguudo3 703x422

OLUGUUDO oluva e Biriinzi okudda Bukakatta mu Masaka lwongedde okufafaagana olw'amazzi agalujjuddemu ng'okuluyitamu kubeera kutunda mwoyo ng'enkoko emira ensanafu.

Abatuuze bagamba nti ebimmotoka ebisomba amayinja okugajja mu birombe by;'e Kyaggunda okugatwala okukola oluguudo lwa Bukakatta-Masaka be basinze okulufaafaganya.

Bagamba nti ebimmotoka bino olw'obuzito bwe bibeera byetisse byalunafuya nnyo mu bitundu ebisinga obungi ne birusimamu n'agannya ng'enkuba olwatonnye byajjudde amazzi ne bikola ebiyanja.

Eky'obulabe mu biyanja muno mu;limu n'entubiro ezirimu etossi nga bwe kakutanda n'obigwamu naddala owepikipiki kizibu kya kubyeggyamu ekyongedde okusanyalaza abalukozesa.

Bya Ssennabulya Baagalayina

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...