TOP

Omubaka Babirye naye azzizzaayo obukadde 20

By Ssennabulya Baagalayina

Added 20th May 2020

OMUBAKA omukyala owa disitulikiti y'e Masaka mu Palamenti Mary Babirye Kabanda naye yeegasse ku banne abazizzaayo ssente obukadde 20 ezabaweebwa Palamenti.

Fbimg15899739353709822 703x422

OMUBAKA omukyala owa disitulikiti y'e Masaka mu Palamenti Mary Babirye Kabanda naye yeegasse ku banne abazizzaayo ssente obukadde 20 ezabaweebwa Palamenti. 

Kuno atwaliddeko n'ettaani endala ez'obuwunga bbiri ng'azoongera ku ttaani musanvu ze yakawaayo okudduukirira Bannamasaka abakoseddwa mu muggalo gwa Coronavirus.

Omubaka Kabanda ssente n'obuwunga abikwasizza omubaka Gavumenti era Seentebe w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 e Masaka Herman Ssentongo. 

RDC Ssentongo asiimye Hon Kabanda olw'omutima omuzadde ate omugabi n'okulumirwa abalala nga taliimu kwekkusa n'asaba n'abalala okumuyigirako. 

Bya Ssennabulya Baagalayina

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...