TOP

EKISAAKAATE KY’ABAANA

By Musasi Wa

Added 1st October 2011

ABATO aba P.2 bazannye omuzannyo n’okuyimba ennyimba ne bavumirira abantu abalwanyisa okugema abaana endwadde zinnamutta.

2011 10largeimg201 oct 2011 180443607 703x422

ABATO aba P.2 bazannye omuzannyo n’okuyimba ennyimba ne bavumirira abantu abalwanyisa okugema abaana endwadde zinnamutta.

Bano bayizi mu Bright Grammar P/S ery’omu Nyendo mu Munisipaali y’e Masaka. Era baanise abazadde abateefiirayo kugemesa baana ekivaako abamu okufa. Mu muzannyo gwabwe, baalaze abazadde nti omwana atagemeddwa bw’atafa ayinza okugongobala oba okufuuka kiggala.
 
Baabadde ku mukolo kwe baayaniririzza bannaabwe abaasomerako mu ssomero lino mu nkola gye baakazaako “Ddako eka” mwe bakung’aanira buli mwaka ne bakyalira essomero lyabwe eryabayola.
 
 Ba OB ne ba OG baatuute ebirabo ne beebaza abasomesa baabwe abaabafuula kye bali abaakulembeddwa dayirekita Gerald Kasozi n’omukulu w’essomero, Mulema Ssinsonga.
 
Baayanjudde Jonathan Buyinza omukulembeze waabwe omuggya eyaddidde Aquino Gerald Ssessaazi nga mu bannamateeka balinamu Lawrence Yawe owa Nyanzi & Nyanzi Advocates.
 

EKISAAKAATE KY’ABAANA

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mm 220x290

Kkampuni zisaze omusolo ku ‘Mobilemoney...

KKAMPUNI z’amasimu zitandise okussa mu nkola etteeka ly’okukendeeza gwa ‘mobile money’ (Airtel money, Africel Money...

Monicangalagaobutungulubwatunda500webuse 220x290

Ekigwo ekimu tekyandobera kuddamu...

Omulimu gw'okufumba bwe gwanzigwako tekyandobera kutandika kulimira wafunda era kati nasituka dda sirina agoba....

Skull 220x290

Bamukutte n’akawanga

OMUSAJJA eyasangiddwa n’akawanga k’omufu gamumyuse. Abatuuze baamulinye akagere ne bamukwata n’ekisawo mwe yabadde...

Muhangi3 220x290

Muhangi akkirizza okusisinkana...

OMUGAGGA Charles Muhangi awadde abasuubuzi abakolera ku bizimbe bya Qualicel(Horizoni city) ne Nabukeera (Bazannya...

Zaina2webuse 220x290

Obwakondakita bwamponya ennaku...

Okukola obwakondakita nga ndi mukazi kinnyambye okulabirira abaana bange ate n'okuyiga bwe bakolagana n'abantu...