TOP

‘Eddagala n’obubenje birinnyisizza omuwendo gwa bakiggala’

By Musasi Wa

Added 15th December 2011

OMUWENDO gwa bakiggala n’abatasobola kwogera gulinnya buli mwaka gugenda gweyongera mu ggwanga, nga kisuubirwa nti kati basoba mu 700,000.

2011 12largeimg215 dec 2011 090043713 703x422

Bya DICKSON KULUMBA

OMUWENDO gwa bakiggala n’abatasobola kwogera gulinnya buli mwaka gugenda gweyongera mu ggwanga, nga kisuubirwa nti kati basoba mu 700,000.

Joseph Mbulamwana, omwogezi w’ekibiina ekigatta abantu abalina ekizibu kino mu ggwanga ekya Uganda National Association of the Deaf (UNAD)  agamba nti balina okusoomoozebwa okutagambika olw’abantu abasinga obungi obutamanya lulimi lwabwe, ekivuddeko abaana bangi obutasoma n’okukaluubirirwa okugenda mu malwaliro okufuna obujjanjabi.

Agamba nti, singa eggwanga litendeka, okukozesa abataputa n’okuteekawo amateeka agakwata ku balina obulemu, kijja kwongera okubayamba okuba mu mbeera abantu abalala gye balimu.

Omukugu mu ndwadde z’amatu, Dr. Edison Babigamba owa Precious Clinic e Wandegeya agamba nti waliwo ebintu eby’enjawulo ebivaako omuntu okuziba amatu n’obutayogerera ddala.

Wabula ekireeta aobuzibu be bantu okusooka okulowooza nti ddogo ne balwawo okutwala baana oba bo bennyini okugenda mu basawo okujjanjabwa.

Singa oyanguyira obuzibu buno ng’obulabye kisobol aokuwonyaobuzibu buno bwe butaba bwa butonde.

 

‘Eddagala n’obubenje birinnyisizza omuwendo gwa bakiggala’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bim1 220x290

kkooti ewadde ekiragiro ku mpaka...

kkooti ewadde ekiragiro ku mpaka z'obubina

Lop1 220x290

Eyawambye omwana ku ssomero n'asaba...

Eyawambye omwana ku ssomero n'asaba ssente poliisi emukutte

Kis1 220x290

Omulimu gw'okuzimba ekisaawe kya...

Omulimu gw'okuzimba ekisaawe kya Nakivubo gutambula bulungi

Sarangabaagaembuzinekikondekyekunokwebayitaokugikubaekikondeweb 220x290

Ntunda mitwe gya mbuzi okuweerera...

Emitwe gy'embuzi gye nsasulwa mu kuzibaaga mwe mpeeredde abaana n'okwongerako emirimu emirala.

United1 220x290

Kiikino ekizembe kw’olabira Dubai...

DUBAI eyongedde okussaawo likodi! Ku kizimbe ekisinga obuwanvu mu nsi yonna, egasseeko ekizimbe ekyakulanga “Fuleemu”...