TOP

Kiva ku ki abaana okumera envi?

By Musasi Wa

Added 15th December 2011

Kiva ku muntu kubulwa mirembe n’alowooza nnyo ekivaako okukooya ennyo obwongo n’omubiri. Omuntu asaanye ayige okwewala okulowooza ennyo.

2011 12largeimg215 dec 2011 090809383 703x422

Kiva ku ki abaana abato okumera envi?

Kiva ku muntu kubulwa mirembe n’alowooza nnyo ekivaako okukooya ennyo obwongo n’omubiri. Omuntu asaanye ayige okwewala okulowooza ennyo.

Mu baana, abamu batera okweraliikirira okusoma nga nakyo kibakosa. Ekirala abantu abamu balina envi nga za mu musaayi oba za kika. Mu balala, kiva ku butaba na kiriisa ekikuuma enviiri nga nzirugavu.

Nsalaasala ebikuta by’enniimu, kaamulali, obutungulu n’ennya-anya ne mbirya. Biriko kikyamu ki? Tobigattika lumu. Byawule. Era bw’oba asobola kamula kimu kimu onywe omubisi gwakyo.

Omusulo gumbalagala nga nfuka ate gujja mpola, nkole ntya? Kayemba. Olina obuzibu kuba kirabika onywa nnyo ebintu ebiwoomerera.

Omusulo kirabika gulimu asidi era mu kufuluma ne gukubalagala. Nnywa nnyo amazzi, ove ku biwoomerera nga sooda ne ssukaali ate nyiikira n’okweyoza. Osobola okulya ennyo ebibala oba okunywa omubisi gwabyo omusogolerewo.

 

Kiva ku ki abaana okumera envi?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka

Gab2 220x290

Ebya dokita gwe basse bikyalanda...

Ebya dokita gwe basse bikyalanda