TOP

Ekibala okirya ddi

By Musasi wa Bukedde

Added 5th March 2019

Omugaso gw'okulya ekibala

Okulya ebibala kirungi nnyo mu bulamu bwaffe naye okiridde otya era ddi?  Olina okukirya nga tonnaba kulya kintu kirala. Polofeesa Ken Anugweje agamba nti kirungi ebibala okubirya nga mu lubuto tonnassaamu kyakulya kirala.

Katugeze bw'olya ekibala ng'omaze okulya omugaati, kigenda okwagala okuyitawo kigende mu mubiri kikole omulimu gwakyo, ng'omugaati gukiziyiza.

Noolwekyo ababadde balya ekibala oluvannyuma lw'okulya emmere, mukola nsobi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wanika1 220x290

'Okusomesa abaana eddiini kye ky'okulwanyisa...

AKULIRA yunivasite y’Abasiraamu asabye Bannayuganda okukosomesa abaana eddiini ng’ekyokulwanyisa okumalawo ebikolobero...

Card1 220x290

Kiki ekifuna sizoni eno?

Obadde okimanyi nti ku 40,000/= osobola okutandika bizinensi ya Success Cards ne wenogera ensimbi?!

Uneb3 220x290

Ebigezo by'e Mbarara byatuukidde...

Ebigezo bya S4 ebya UCE byatuusidwa ku Poliisi y'e Mbarara nga bikuumibwa butiribiri abaserikale ba miritale...

Exams3 220x290

Ebibuuzo bya UCE 2019 bitandise...

Ebibuuzo bya S4 bitandise na kigezo kya Physics Practicals.

Buku1 220x290

Magogo azzeeyo ku butaka gy'azaalibwa...

FIFA olwamaze okumukaliga emyezi ebiri nga teyeenyigira mu mupiira, Moses Magogo, abadde pulezindeti wa FUFA, yasibidde...