TOP

By'okola ne bivaako ebibuno byo okuzimba

By Musasi wa Bukedde

Added 31st July 2019

Ensonga ezivaako ebibuno okuzimba ne by'oba okola

Teeth3webuse 703x422

Omuzadde ng'ayigiriza omwana okusenya amannyo

Kiva ku ki ebibuno okuzimba, kubanga ebiseera ebimu ng'enda okuzuukuka ng’ekibuno kizimbye ate nga kinnuma, nkole ntya? 
Ekirwaza ebibuno kibeera kirungo ekikugumya amannyo ekya Calcium ekiba kikendedde. 
Ebibuno okuzimba kiva ku ndwadde ez’enjawulo ezikwata ekibuno oba ku bulwadde obutali bumu nga obwa sukaali, akawuka ka siriimu, ab’embuto batawaanyizibwa ebibuno olw’obwerinzi bw’omubiri obubeera bukendedde, ssaako obutasenya bulungi. 
Kirungi okusenya n’amazzi amayonjo waakiri emirundi esatu olunaku na buli lw’omaliriza okulya.
Genderera n’akasenya k’okozesa okulaba nga tekakukolobola kuleeta mabwa ku kibuno.
 Fuba okulaba ng’ogenda okulaba omusawo w’amannyo akukebere.
Biddiddwaamu omusawo w’amannyo, Joseph Musoke owa Sierra Medical Centre Sseeta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye