TOP

Ebireeta ebituli mu mannyo

By Musasi wa Bukedde

Added 31st July 2019

By'olina okukola okwewala okufuna ebituli mu mannyo

Badtoothwebuse 703x422

Omusawo ng'akebera erinnyo eririmu ekituli

Nnina ebituli mu mannyo gange, bino biva ku ki era mbikole ntya?
Okufuna ebituli mu mannyo kisinga kuva ku kulya bintu nga biwoomerera ate n’omala ebbanga nga tosenyezza obuwuka ne bulya emmere eri ku mannyo, bw’eggwaako ne bulya amannyo  ne gajjamu ebituli.
Okulya emmere nga tofuluma bulungi asidi n'ajjula mu lubuto olwo n'adda waggulu okuyita mu kamwa nakyo kiwummula eituli mu mannyi.
Laba omusawo w’amannyo akukebere era asalewo eky’okukola oba agakuula, okugassaamu sseminti  oluusi n’okutta emisuwa. 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191206at004506 220x290

Omunigeria Wizkid afuukudde abadigize...

Abantu beeyiye ku Airstrip e Kololo mu kivvulu ky'Omunigeria Wizkid, mu kivvulu ekyatuumiddwa #DirtyDecember Ba...

Nicho 220x290

Amagye gasazeeko ffaamu ya taata...

AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.

Sevo 220x290

Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa...

PULEZIDENTI MUSEVENI ayongedde ggiya mu kulwanyisa abali b’enguzi era n’awa amagezi abawa abantu emirimu mu bitongole...

Ppp2 220x290

Abantu 20 be bafa obulwadde bw'akafuba...

Bebe Cool akoowoodde Bannayuganda okumwegattako mu kulwanyisa obulwadde bw’akafuba emu ku ndwadde zi nnamutta mu...

Ucumussanyu9214 220x290

UCU Lady Canons ewangudde n'edda...

JKL Dolphins yeetaaga kuwangula nzannya bbiri ku UCU Lady Canons okusitukira mu kikopo kya sizoni eno.