TOP

Ebibala alina sukaali by'alina okulya

By Musasi wa Bukedde

Added 31st July 2019

Omulwadde wa sukaali n'ebibala by'olya ne bimukuuma nga wa kigere

Emmeregyebafuuyirawebuse 703x422

Ebibala nga bino birungi ku mulwadde wa sukaali

Ebibala ebirungi ku wa sukaali bye biruwa?
Engeri gy’olya nkulu ku mulwadde wa sukaali era ebiseera ebisinga okukyusa mu by’olya kiyinza okumala okukuuma sukaali w’omubiri gwo mu bipimo ebituufu n’abeera nga takyakukosa.
Era ebibala byonna osobola okubirya naddala ebiba byeyengezza ku muti. Olina okwegerera n’olyako kitonotono kyokka n’okikola emirundi esatu oba ena olunaku kubanga birimu ebiriisa n’ebirungo ebiyambako omubiri okutangira n’okulwanyisa endwadde eziyinza okukulumba.
 katunda oba omubisi gwabwo omukamulirewo mulungi ku wa sukaali Akatunda oba omubisi gwabwo omukamulirewo mulungi ku wa sukaali

 

Ku bibala bino yongerezaako enva endiirwa, nazo zirye ku buli kijjulo buli lunaku okusobozesa omubiri gwo okwerwanako n’okwezza obuggya.
Jjukira ebintu by’okola ne by’olya awaka buli lunaku bisobola okukosa enkola ya sukaali mu mubiri gwo n’alinnya, mu mbeera eno, genda ew’omusawo ajjanjaba sukaali akuluhhamye kikusobozese okubeera omulamu obulungi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tembeya 220x290

Walukagga atadde akaka mu luyimba...

Nga yaakamala okugaanibwa okuyimba ku mukolo ogumu e Mpigi gyebuvuddeko, omuyimbi Mathias Walukagga embeera agiyimbyemu...

Tin1 220x290

Pressure esse abafamire babiri...

Pressure esse abafamire babiri omulundi gumu

Harvest 220x290

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito...

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito n'alekulira

Abetz 220x290

Abtex totya abasajja tubalina -...

POLIISI yagaana Bobi Wine okuddamu okulinnya ku siteegi. Bino byagenda okubaawo ng’abategesi b’ebivvulu, Abbey...

Kenzo 220x290

Aziz wangoba kati oyagala nkusiime...

OMUYIMBI Eddy Kenzo addizza Aziz Azion omuliro olw’okumulangira nga bwe yamuyamba n’atamusiima n’agamba nti Aziz...