TOP

Abazadde mmwe mukonyezza abaana bammwe

By Christine Nakubulwa

Added 19th August 2019

Abazadde basuddewo obuvunaanyizibwa bwabwe ku baana ekikosezza enkula yaabwe

Omuwalangaayigirizabaneongerientufuyokukozesapadwebuse 703x422

Omwana ng'ayigiriza banne okutunga paadi ez'olugoye ezoozebwa

Bya Stella Naigino

Omuntu bw’azaala, kimukakatako okulabirira omwana mu buli mbeera.

Wabula abakugu bagamba nti, abazadde basuddewo obuvunaanyizibwa bwabwe nga kino kikosezza engeri abaana gye bakulamu.

Irene Mbabazi, omukugu mu by’abaana agamba nti ensangi zino abazadde abakyala tebafaayo kulabirira baana baabwe nga bakuze naddala nga batuuse mu myaka gya kaabuvubuka. Abaana abo b’osanga ng’enneeyisa nkyamu.

Ebimu ku bisaanye okukolebwa abazadde

Obuyonjo:  Obuyonjo bugoba endwadde.

Enneeyisa mu bantu: Apondi agamba nti, engeri omuntu gye yeeyisaamu mu banne eraga gy’ava era bw’abeera alina emize, bakiteeka ku bazadde nti be baamukuza obubi. Okwewala embeera bwetyo, abazadde muyigirize abaana okweyisa obulungi.

Okwagala: Omuzadde ye musomesa asooka era nga ky’alaga omwana, kimufuula ky’anaabeera ng’akuze. Noolwekyo yagala omwana wo era omulage ekisa, olwo naye bw’akula amanya obukulu bw’okweyisa bwatyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...

Ganja2 220x290

Ebintu 15 by’okola n’oganja ewa...

Edith Mukisa omukugu mu kubudaabuda abaagalana n’abafumbo akuwa ebintu 15 byoyinza okukola okusobola okuganja n'okunyweza...