TOP

Ebivaako omwana okuziyira

By Olive Lwanga

Added 22nd October 2019

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa

Passionfruitpannacotta800800webuse 703x422

Ebibala ng'akatunda buyamba ku kukuuma omwana obutalwalalwala

Bya Olive Lwanga

Omwana wange lwaki aziyira n’okukolola?

Omusawo w’abaana e Mulago, Dr. Robert Kajubi, agamba nti omwana olina okumanya oba alina ssennyiga oba ekifuba kuba bino bietra okuvaako omwana okuziyira olw’eminyira egikwata mu miwaatwa omuyita empewo n’amawuggwe kuba bo tebamanyi kunyiza, kukolola na kuwanda.

 miyemba nagyo giyamba ku kukuuma omwana omulamu Emiyembe nagyo giyamba ku kukuuma omwana omulamu

 

Ekirala kebeza omwana wo olaba nga talina bulwadde bwa asima kuba naye avaako okuziyira naddala mu budde obunnygoga ng’ennaku zino kuba enkuba etonnya buli kiseera.

Wabula kisoboka okuba ng’omwana oyo tafuluma bulungi olwo obucaafu obuli mu mubiri ne buvaako obuzibu buno.  

Muwe ku byokulya ebiyamba okugonza olubuto ng’amenvu, n’ebibala asobole okufuluma obulungi obutuli obuyingiza empewo n’okugifulumya buzibukuke.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abataka1webuse 220x290

Tetugenda kusirika ng'ebika bisereba...

Bakatikkiro b'ebika balayidde obutaleka bika kusereba ne basalawo okwegatta bakolere wamu okubitumbula

Muzaata 220x290

Ebyabadde mu nsisinkano ya Museveni...

Pulezidenti Museveni asisinkanye akakiiko ka poliisi akafuzi n’alagira abaserikale essira balisse ku kulwanyisa...

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...