TOP

Nneerinde bubonero ki obw'omutawaana nga ntandise okumira ARV?

By Ruth Nazziwa

Added 6th November 2019

Ebikuyamba okukendeeza emikisa gy'okukosebwa akawuka ka siriimu ne ARV

Septrin1webuseddagala 703x422

Eddagala lya Septrin eriyamba ku kuzimba abaserikale b'omubiri

Bya Ruth Nazziwa

Bwe ntandika okumira eddagala eriweweeza ku kawuka ka siriimu (ARV), bubonero ki obw’omutawaana bwe nnina okwerinda?

Omukugu mu kukebera n’okubudaabuda abalina akawuka ka siriimu ku Taso e Ntebe, Pamela Irene Nakato annyonnyola nti, bw’otandika okumira eddagala, obulabe bw’okukosebwa akawuka ka siriimu bukendeera ekitegeeza nti, n’emikisa gy’okufuna obulwadde obutali bumu gikendeera.

Wabula kino osobola okukituukako ssinga obeera ng’omira bulungi eddagala (ARV) ng’omusawo bw’abeera akulagidde mu budde obutuufu nga toyosezza.

Mu mbeera y’emu, olina okuba ng’olya bulungi n’okwerabirira obulungi era olina okwewala okweraliikirira ekisusse.

Bw’oba olina ensonga ezikukuluusanya ebirowoozo, funa omuntu gwe weesiga omubuulireko muzoogeremu naye kuba kiwewula omutima gwo.

Ebyo ng'obikoze kizibu okukosebwa ARV ng'abamu bwe balowooza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam