TOP

Akomoddwa akawuka yeetaaga okukozesa kondomu?

By Ruth Nazziwa

Added 7th November 2019

Ensonga lwaki omusajja akomoddwa yeetaaga okukozesa kondomu

Kukomola4webuse 703x422

Omusawo ng'ateekateeka okukomola omusajja

Bya Ruth Nazziwa

Bwe mba nkomoddwa nsobola okufuna akawuka?

Omukugu mu kukebera n’okubudaabuda abalina akawuka ka siriimu ku Taso e Ntebe, Pamela Irene Nakato annyonnyola nti, omusajja atali mukomole asobola okufuna akawuka era ne bw’aba akomoddwa asobola okukafuna.

Kyokka emikisa gy’okufuna akawuka gibeera waggulu ssinga kisangibwa ng’alina endwadde z’ekikaba nga kandida, kabootongo, enziku n’endala oba ng’alina omuze gw’okwegatta n’abaagalwa ab’enjawulo.

Bw’okomolebwa tekitegeeza nti, ogenda kuba nga weegatta na buli gw’olabye kubanga okukomola kukutaakirizaako ebitundu 65 ku buli 100 byokka.

Era okusobola okufuna obukuumi obusingawo nga bakukomodde, olina okwettanira okukozesa kondomu, okwekebeza buli luvannyuma lwa myezi mukaaga, okwekuumira mukyala wo oba muganzi wo yekka n’ebirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Twa1 220x290

Bannayuganda abalina obusobozi...

Bannayuganda abalina obusobozi okufuna amazzi amayonjo beeyongede okusinziira ku alipoota ya TWAWEZA

Namayanja 220x290

Obulwadde bw’abaana butiisizza...

Bantegeeza ng’obulwadde bwe batabulaba kyokka ne bampa amagezi mmutwale mu ddwaaliro e Kiruddu.

Ssengalogo 220x290

Amaanyi gange gaakendeera

Bwe mala okwegatta ndwawo okuddamu okuyunga.

Thumbnailkabongengomupiiraagulabiraeberuwekisaawe 220x290

Omutendesi Kabonge awanduse mu...

OMUTENDESI wa Katwe United FC mu Big League Allan Kabonge yeekandazze n’ava ku kisaawe ng’ayomba oluvannyuma lwa...

Thumbnailabazannyibacityoilersngabafaessanyulyekikopoekyomusanvu2 220x290

Aba City Oilers 2 batambulira...

ABAZANNYI ba City Oilers babiri mu liigi ya basketball eya babinywera,sizoni bagimazeeko nga batambulira ku miggo...