TOP

Amasannyalaze gatufiiriza

By Musasi Wa

Added 28th September 2011

Kati waliwo ennaku ezimu bwe tutakola kuba tekuli masannyalaze wabula nga wetukolera tulina okusasulirawo.

Tumaze ebbanga nga tuwanjaga wabula sinnalabawo kikolebwa.

Nsaba Gavumenti esitukiremu erabe ng’obuzibu buno bugonjoolwa. Mwatugamba nti mwayogera ku bungi bw’amasanny

Kati waliwo ennaku ezimu bwe tutakola kuba tekuli masannyalaze wabula nga wetukolera tulina okusasulirawo.

Tumaze ebbanga nga tuwanjaga wabula sinnalabawo kikolebwa.

Nsaba Gavumenti esitukiremu erabe ng’obuzibu buno bugonjoolwa. Mwatugamba nti mwayogera ku bungi bw’amasannyalaze nandisuubidde nti ebiseera kwe gaviirako kyandikendedde.

Ekirala ekyewuunyisa ebiseera ebisinga tetukyaba n’amasannyalaze naye ate biiru bwe bazireeta ssente ziba waggulu nga luli nga tukyakola. Kirabika waliwo akakodyo ak’okutubba.

Fred Musiitwa,
Kampala.

Amasannyalaze gatufiiriza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nnasale 220x290

Omusomesa wa King Fahad asobezza...

POLIISI ekutte omusomesa w’essomero lya King Fahad Islamic Primary School e Nateete nga kigambibwa nti yasobezza...

Kwiini 220x290

Nnabe agudde mu Bwakabaka bwa Bungereza:...

NNABE agudde mu bwakabaka obusinga amaanyi mu nsi yonna, Kkwiini wa Bungereza bw’awummuzza mutabani we ow’ekyejo...

Kola 220x290

Museveni awabudde ku bakukusa ebyamaguzi...

PULEZIDENTI Museveni awabudde ebitongole by’omusolo ku lukalu lwa Africa ku byamaguzi ebikukusibwa. Abiwadde amagezi...

Genda 220x290

King Micheal ne Big Eye bagudde...

King Micheal ne Big Eye bagudde mu bintu. Pulezidenti Museveni abawadde buli omu ente 30.

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.