TOP

Omusumba Kaggwa tutangaaze

By Musasi Wa

Added 12th September 2011

Omulimu ogwo si mwangu kuba mu katuubagiro n’ebbula ly’ensimbi eririwo ensangi zino, obubbo buyitiridde nga busaba ssente.

Kyokka ffe ng’endiga kye twagala okumanya kiri nti, lwaki ekizimbe ekyazimbiddwa mu ssente zino awo mu Nnyendo ku lw’e Kitovu, kiriko mannya ga Bishop Kaggwa

Omulimu ogwo si mwangu kuba mu katuubagiro n’ebbula ly’ensimbi eririwo ensangi zino, obubbo buyitiridde nga busaba ssente.

Kyokka ffe ng’endiga kye twagala okumanya kiri nti, lwaki ekizimbe ekyazimbiddwa mu ssente zino awo mu Nnyendo ku lw’e Kitovu, kiriko mannya ga Bishop Kaggwa sso si ga Ssaza ly’e Masaka naffe abaasonda ensimbi zino tumanye nti tulina akakwate ku kizimbe kino?

Ekirala, ng’ekizimbe kino bwe kiwedde, tusaba obubbo bukendeereko naye naffe tuli bubi. Tunaasanyuka nnyo nga mutunudde mu nsonga eyo.

Kibirige Charles, Kalwanga-Kalisizo, Rakai.

Omusumba Kaggwa tutangaaze

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ka1 220x290

Carol Nantongo bamukoledde akabaga...

Omuyimbi Carol Nantongo bamusuddeko akabaga k'amazaalibwa n'akaaba olw'essanyu.

Bak1 220x290

Omukazi afiiridde mu dduuka lye...

Omukazi afiiridde mu dduuka lye

Kab2 220x290

Museveni atongozza okugaba bbasalee...

Museveni atongozza okugaba bbasalee Bunyoro

Tum2 220x290

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera...

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera ku kuggala Banka

Rem2 220x290

Bawambye omuwala mu Kampala ne...

Bawambye omuwala mu Kampala ne bamutta