TOP

Oluguudo lw’e Bukeerere lukolebwa ddi?

By Musasi Wa

Added 8th July 2011

Ekinneewuunyisa, oluguudo luno terukubwanga koolansi. Abakozesa oluguudo luno beeyongera buli lukya kyokka terufiibwako. Enfuufu esusse wadde ng’omusana gwakatandika okwaka. Nsaba abavunaanyizibwa ku kuddaabiriza enguudo balulowoozeeko mu bwangu kuba enfuufu etuuse okulwaza abalukozesa.

Bwe kiba nti ekiseera ky’okuluddaabiriza tekinnatuuka waakiri musseewo ekimotoka ekivunaanyizibwa okugenda nga kiyiwamu ku mazzi enfuufu ekendeere.

Wabula nsaba buli lwe baba bagenda okusoma embalirira y’omwaka oguddako basooke kwetegereza oba bye baasuubiza bikoleddwa.

Fred Ntale, Sseeta - Sonde

Oluguudo lw’e Bukeerere lukolebwa ddi?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja