TOP

Poliisi eyigga omusajja eyasuddewo abaana be

By Musasi Wa

Added 5th July 2009

Abaana bano kuliko:  Esther Nakalembe 7 ne William Ssekamatte 5 nga kati bakuumirwa awalabirirwa abaana e Naggulu.

Kyategeezeddwa nti kitaabwe eyategerekeseeko erya Kawuma yabaleseewo bokka  n’atadda oluvannyuma  lw’okubakima mu kyalo e Mityana gye babadde babeera ne jjajjaabwe azaal

Abaana bano kuliko:  Esther Nakalembe 7 ne William Ssekamatte 5 nga kati bakuumirwa awalabirirwa abaana e Naggulu.

Kyategeezeddwa nti kitaabwe eyategerekeseeko erya Kawuma yabaleseewo bokka  n’atadda oluvannyuma  lw’okubakima mu kyalo e Mityana gye babadde babeera ne jjajjaabwe azaala nnyaabwe wabula bwe yabatuusizza awaka ne bamulemerera.

 Baliraanwa ba Kawuma, Catherine Nantambi ne Florence Nakiwala baagambye nti baasoose kulabirira baana bano okumala wiiki bbiri  bwe baalemereddwa kwe kubakwasa poliisi.

  Avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana ku poliisi, eno Robinah Nyero  yagambye nti baabatutte Naggulu.

Poliisi eyigga omusajja eyasuddewo abaana be

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono