TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ababiito baloopye abaagala okukutula Kkooki ku Buganda

Ababiito baloopye abaagala okukutula Kkooki ku Buganda

By Musasi Wa

Added 13th June 2015

ABALANGIRA Ababiito b’e Kkooki bawandiikidde Kabaka ne bamuloopera nga bwe waliwo bannaabwe abeefunyiridde okukutula kkooki ku Buganda kyokka bbo ssibaakubeegattako.

2015 6largeimg213 jun 2015 111556853 703x422

 ABALANGIRA Ababiito b’e Kkooki bawandiikidde Kabaka ne bamuloopera nga bwe waliwo bannaabwe abeefunyiridde okukutula kkooki ku Buganda kyokka bbo ssibaakubeegattako.

Bano abakulembeddwaamu eyabadde ssentebe w’enteekateeka z’okusonda ensimbi ez’okuyambako mu kuddukanya emirimu gy’Obwakabaka mu nkola ey’okukiika n’ettu, Muhammadi Mujwiga Kitayimbwa baategeezezza nti bbo bamalirivu okugenda mu maaso n’endagaano eyakolebwa ba Jajjaabwe eyabagatta ku Buganda.

Bano era baategeezezza nti basanyufu olwa Kabaka okubalondera abaami b’amagombolola be bamanyi nti baggya kuweereza bulungi mu kitundu kyabwe era ne beeyama okubawagira newankubadde nga ne Kaamuswaga Ssansa Kabumbuli yalonze ababe.

Ababiito baloopye abaagala okukutula Kkooki ku Buganda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lip2 220x290

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu...

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

Set1 220x290

Museveni awabudde ku nteekateeka...

Museveni awabudde ku nteekateeka y’ettaka eneegaggawaza Bannayuganda

Tip2 220x290

Abbye abaana babiri n’abatwalira...

Abbye abaana babiri n’abatwalira muganzi we

Top2 220x290

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso...

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso e South Africa annyonnyodde

Nem1 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okkozesaamu empirivuma okulongoosa omutima n'okugumya ebinywa...