TOP
  • Home
  • Buganda
  • Gav't efulumizza maapu empya eraga Buganda

Gav't efulumizza maapu empya eraga Buganda

By Dickson Kulumba

Added 27th June 2018

Gav't efulumizza maapu empya eraga Buganda

Bugandamaapu2 703x422

Akulira UBOS, Dr. Ben Paul Mungyereza (owookubiir okuva ku ddyo) ng'alaga maapu ya Uganda omuli amannya g'ennono ag'ebitundu nga ne Buganda mw'eri. Ku ddyo ye Katikkiro Mayiga ate ku kkono ye Godfrey Nabong naye omukungu mu kitongole ky'ebibalo mu ggwanga- UBOS. Babadde Bulange- Mmengo nga June 27,2018.

Maapu zino zifulumiziddwa ekitongole ezivunanyizibwa ku bibalo mu ggwanga (Uganda Bureau Of Statistics- UBOS) nga zino zikwasiddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku mukolo ogwabadde e Bulange- Mmengo olunaku lw’eggulo.

Ng’ayanjula maapu zino ezaakubiddwa, akulira UBOS, Ben Paul Mungyereza yasoose kwetonda olw’ensobi ezaakoledbwa mu maapu ezaafulumizibwa ku ntandikwa y’omwaka guno nga ziraga ebitundu bya Buganda n’amannya gaabyo ag’ennono kyokka nga Buganda yasikizibwa amannya okuli Central I ne Central II era okusinziira ku njogerezeganya wakati w’Obwakabaka n’ekitongole kino, ne bakkiriziganya ebiwandiiko ebinaddako byakusomanga North Buganda ne South Buganda.

 aapu ya ganda empya eraga uganda Maapu ya Uganda empya eraga Buganda

 

Laba engeri Buganda gye yali yaggyibwa ku maapu ya Buganda

Gavumenti eraze engeri Buganda gye yaggyibwa ku maapu ya Uganda

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras22 220x290

Bakitunzi ba Rashford bamutaddeko...

Rashord, 21, yava mu akademi ya ManU okwegatta ku ManU kyokka waliwo ebigambibwa nti Barcelona emuperereza.

Barnabasnawangwe703422 220x290

Makerere University esabye Gav't...

YUNIVASITE y’e Makerere esabye gavumenti egyongere obuwumbi 47 ziyambe mu kukola ku by’okusasula emisaala gy’abakozi...

29243df2f7bc3e5c325b36c37a17a53dc8cb3ab9 220x290

Eyali Pulezidenti yeekubye essasi...

EYALI Pulezidenti wa Peru, Alan García 69, yeekubye essasi ne yetta poliisi bw’ebadde egenda okumukwata ng’emuvunaana...

Pros 220x290

Gavt. ereeta etteeka ku mobile...

GAVANA wa Bbanka Enkulu mu Uganda, Emanuel Tumusiime Mutebile agambye nti, Gavumenti egenda kuleeta etteeka ku...

Cardinal 220x290

Kalidinaali Wamala ayogedde ku...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala ayogedde ku mbeera y’obulamu bwe n’ategeeza nti, talina kimuluma kyonna okuggyako obukadde....