TOP
  • Home
  • Buganda
  • Akulira ekika ky'Engo yennyamidde ku baatulugunya ababaka

Akulira ekika ky'Engo yennyamidde ku baatulugunya ababaka

By Musasi wa Bukedde

Added 29th August 2018

Omutaka w’ekika kyengo, Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba II yennyamidde olwabakuumaddembe abaatulugunya ababaka nga kw'otadde ne bannamawulire kyokka nga ate omulimu gwabwe gumanyiddwa gwa kukuuma bantu n’ebintu byabwe.

Pata 703x422

Omutaka w’ekika kyengo, Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba II ng'ayogerera ku mukolo

BYA NAMPEERA NAZIFAH

Omutaka w’ekika kyengo, Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba II yennyamidde olwabakuumaddembe abaatulugunya ababaka nga kw'otadde ne bannamawulire kyokka nga ate omulimu gwabwe gumanyiddwa gwa kukuuma bantu n’ebintu byabwe.

Bino yabyogeredde ku mukolo gw’okutuuza  n’okusumika omukulu w’omutuba gwa Kiwedde mu kika ky’Engo  oluvannyuma lw'okumala emyaka 12 nga tegulina agukulira. Omukolo gwabadde ku kyalo Mpongo mu Butambala ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde.

Muteesaasira yakubirizza abazadde okuyigiriza abaana baabwe ennimi enzaaliranwa beewale okubabuzaabuza nga kino kyakuyamba okuzza Buganda ku ntikko.

Ono era yabakubirizza okwagala ennyo obulamu bwabwe, okwegemesa endwadde singa ebiragiro bibeera biweereddwa gavumenti n’okusimbanga emiti egy’ekijjukizo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina

Lip2 220x290

Aba Takis bawuttudde omusirikale...

Aba Takis bawuttudde omusirikale

Mah 220x290

Basajjabalaba awadde ekiragiro...

Basajjabalaba awadde ekiragiro ku bizimbe ebyatwalibwa Muhangi Drake Lubega ne Mansoor Young ne bamwanukula

Po1 220x290

Abatemu bateeze omukazi ne bamutemaatema...

Abatemu bateeze omukazi ne bamutemaatema ne bamutta n'omwana