TOP

Kabaka akungubagidde musajja we

By Musasi wa Bukedde

Added 29th October 2019

KABAKA Ronald Mutebi II akungubagidde musajja we James Bwogi.

Genda 703x422

Bwogi

KABAKA Ronald Mutebi II akungubagidde musajja we James Bwogi.

Mu bubaka obwasomeddwa Kaggo eyawummula, Tofiri Kivumbi Malokweza, yatenderezza omugenzi olw’okwagala Obwakabaka n’obutaba mutiitiizi ye ne banne ne baataasa Ssekabaka Edward Muteesa II mu 1966 n’awona okuttibwa.

Yagambye nti, “Obwakabaka bufiiriddwa omuntu abadde afaayo okulaba nga Buganda edda ku ntikko, abadde n’obumalirivu n’okufaayo mu buli nsonga, tufiiriddwa nnyo,” bwe yagasseeko.

Ssaabadinkoni w’e Mengo eyawummula, Rev. Canon Daudi Sserubidde yatenderezza omugenzi olw’okwagala ekkanisa n’okufaayo okulaba ng’omulimu gw’enjiri gutambula bulungi.

Yasabye bamulekwa okusigala mu kkanisa nga kitaabwe bw’abadde n’okutuukiriza ebyo by’abadde tannamaliriza.Omugenzi yaliko omuserikale mu Lubiri lwa Ssekabaka Muteesa II.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Col2 220x290

Bebe Cool awadde abavubuka b'e...

Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

Set1 220x290

Rema yagambye nti buli mukazi yenna...

Rema yagambye nti buli mukazi yenna yetaaga kubeera n'omusajja gw'ayita omwami we ebyaddala

Ssematimba1 220x290

Peter Ssematimba atudde ebigezo...

Omubaka wa Busiro South Paasita Peter Sematimba atandise okukola ebigezo bye ebya S6 ku ssomero lya Minister JC...

Zab1 220x290

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza...

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza abakazi; Tujja kubabaggyako tubawe abeesobola

Nam1 220x290

Laba engeri Rema gye yafaananye...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza