TOP

Alumbye abanyigiriza abakyala

By Musasi Wa

Added 9th March 2012

SSENTEBE wa disitulikiti y’e Rakai, Robert Benon Mugabi alabudde abasajja okukomya okunyigiriza abakyala wabula babayambeko mu mirimu egy’enjawulo egibakulaakulanya mu maka gaabwe.

Bya JOHNBOSCO MULYOWA

SSENTEBE wa disitulikiti y’e Rakai, Robert Benon Mugabi alabudde abasajja okukomya okunyigiriza abakyala wabula babayambeko mu mirimu egy’enjawulo egibakulaakulanya mu maka gaabwe.

Mugabi yategeezezza nti bangi ku basajja bakyatwala bakyala baabwe  ng’abaddu mu maka n’agamba ebyo bya dda.

‘’Olunaku lw’abakyala lukulu nnyo mu ggwanga era twebaza Gavumenti kaweefube gw’akoze okutumbula embeera z’abakyala  era tusaba eyongere ku nsimbi z’ewa disitulikiti okukola ku nsonga z’abakyala okusobola okwongera okutumbula embeera zaabwe,’’ Mugabi bwe yagasseeko. 

Yasabye  Gavumenti eyongere okwagazisa abaana b’obuwala okusoma kitumbule embeera z’abakyala n’okubawonya okunyigirizibwa.

Mugabi

Alumbye abanyigiriza abakyala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA