TOP

Ddiini w’obulabirizi bwa Ankole atuuziddwa

By Musasi Wa

Added 9th May 2012

OMULABIRIZI wa Ankole, Rt. Rev. Nathan Ahimbisibwe akuutidde Cansala ne Ddiini w’obulabirizi buno abaakalondebwa okuwereza abakkiriza n’omutima gumu kinyweze eddiini n’okwongera enkulaakulana mu kkanisa.

Bino yabyogedde ku Ssande nga yaakamala  okutuuza  Ddiini w’ekkanisa y’e Kyamate, Rev. Yorokamu Kamomo ku bwaddiini ate omubaka wa Kajara County, Stephen Tashobya  ku bwa Cansala ng’amyukibwa Justus Karuhanga.

Ku mukolo guno Ahimbisibwe  yataddeko emikono abaana 700 be yasomoozezza okulokoka.Gwetabiddwako Janet Museveni ng’omugenyi omukulu.
 
Ddiini w’obulabirizi bwa Ankole atuuziddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kenzo 220x290

Kenzo alayidde obutaddamu kuyimbira...

Muzaata bwataneetondera sidda ku siteegi-Kenzo

Bukedde TV Live Stream

Bukedde TV Live Stream

Bk 220x290

Bukedde TV Live Stream

Laba wano Bukedde TV Live

Bukedde Tv Livestream

Bukedde Tv Livestream

Uni 220x290

RDC ayingidde mu nsonga y'omuyizi...

OFIISI ya RDC e Kalungu ne Poliisi bawaliriziddwa okuyingira mu nsonga z'omuyizi ategeerekeseeko erya Ssembuusi...