TOP

Ayise abagagga okukulaakulanya Ntungamo

Added 9th May 2012

OMUBAKA w’ekibuga ky’e Ntungamo, Yona Musinguzi Bikwatsizehi ayise abagagga okutandikawo amakolero mu kitundu kino kitumbule ebyenkulaakulana.

OMUBAKA w’ekibuga ky’e Ntungamo, Yona Musinguzi Bikwatsizehi ayise abagagga okutandikawo amakolero mu kitundu kino kitumbule ebyenkulaakulana.

Bino yabitegeezezza ng’aggulawo ekifo ekisanyukirwamu  ekya  Ntungamo Jerusalem Trees Cottages ekyazimbiddwa  omugagga Henry Tumwebaze.

Byabaddewo nga  May 1, 2012 mu kifo kino ekipya  omubaka gye yabadde omugenyi omukulu nga yawerekeddwako omubaka omukazi  ow’ekitundu kino, Naome Kabasharira  Omukolo gwetabiddwako abayimbi ne bannakatemba okuva  mu Ankole Angels  ne Queen Marion, Aisha Tash n’abalala.

Ayise abagagga okukulaakulanya Ntungamo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...

Mutabani wa Nabbi Kakande a...

OMUBUULIZI Mugoda asabye abantu okukomya okukudaalira abafu nga beefuula abanyoleddwa ku nkugulu nga munda basanyufu...

Omusuubuzi w'omu Kampala as...

OMUSUUBUZI w’omu Kampala omututumufu asirittuse nga yaakatuuka mu maka ge agasangibwa e Najjeera, mu Munisipaali...