POLIISI y’e Mbarara ekutte omusajja w’emyaka 45 agambibwa okwegadanga ne muwala we ow’emyaka 17 n'amuzaalamu omwana.
Pereezi Mbeera ow’e Rwanyampazi mu gombolola y’e Kashaka-Bubaare mu disitulikiti y’e Mbarara agambibwa okwefuulira muwala we mu March 2015.
Omusango guno guli ku fayiro CRB 1826/2016.