TOP
  • Home
  • Bugwanjuba
  • Okulwanyisa obwavu kukwata ku buli muntu - Gen. Saleh

Okulwanyisa obwavu kukwata ku buli muntu - Gen. Saleh

By Ali Wasswa

Added 25th September 2016

GEN. Salim Saleh yasinzidde ku Ntare School ku nkomerero ya wiiki n’ategeeza nti okulwanyisa obwavu kikwata ku buli muntu, tebalina kulinda kusindiikirizibwa.

Bwavu 703x422

Saleh (ku kkono) ng’ayogera ku mukolo. B'ayimiridde nabo be bamu ku bantu baakolagana nabo mu nteekateeka y'okulwanyisa obwavu. EKIF: ALI WASSWA

GEN. Salim Saleh asinzidde ku Ntare School ku nkomerero ya wiiki n’ategeeza nti okulwanyisa obwavu kikwata ku buli muntu, tebalina kulinda kusindiikirizibwa.

Yakunze abaami b’amagombolola okukwataganira awamu n’abanoonyereza okusobola okwewala emivuyo egyali gyagala okugootaanya enkola y’okulwanyisa obwavu ng’abantu ssente ezibaweebwa bazirya n’okutegeka emisomo mu wooteeri egitayamba.

Olukuηηaana lw’etabiddwaamu ba RDC, abakulira emirimu ku disitulikiti (CAO) n’abakulira amagombolola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte