TOP

Daniella, ebibyo ne Chamilli bikoma waka eno waffe...!

By Musasi Wa

Added 20th September 2015

NNYABO Daniella, ebibyo ne Chamilli bikoma eri mu maka go. Bwajja eno mu biduula abeera waffe era tumukola kye twagala.

2015 9largeimg220 sep 2015 101131450 703x422

NNYABO Daniella, ebibyo ne Chamilli bikoma eri mu maka go. Bwajja eno mu biduula abeera waffe era tumukola kye twagala.

Olwo ebyana byabadde bimusazeeko bizina naye amazina ga ‘kwata ne teeka wakati’ ng’eno bwe bimugwa mu kifuba, okumwerippako nga n’abamu bwe bamukuba obwama.

Baabadde bamutaayizza ng’abamu bamuli mu maaso ate abalala bali mabega era yatuuse ekiseera eby’okuyimba n’asooka abivaako akole ku bawagizi be.

Chamilli eyabadde yeesaze omujoozi omuddugavu n’ekipale ekiddugavu nga yenna attulukuka akatuuyo yasinsimudde omuziki ogwafuukudde ebyana ne bitiguka.

Yabadde ku Eden Service Park e Bwaise. Eno yabadde ayise ne maama w’abaana be Daniella Atim gwe yayiseeyo n’atandika okumuwaana n’okubeebaza okumwagala ne famire ye.

Kyokka Daniella bino teyabitutte ng’ekikulu kubanga akimanyi nti bba yabadde ku mulimu ate ng’omuyimbi w’abantu okumukolako effujjo, kya bulijjo.

Daniella, ebibyo ne Chamilli bikoma waka eno waffe...!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Tulu 220x290

Mwegendereze siriimu akyaliwo -Minisita...

MINISITA w’obulimi, obulunzi n’obuvubi Vincent Ssempijja ajjukizza abavubuka nti siriimu akyaliwo akyegiriisa n’abasaba...

Pala 220x290

‘Kirungi okuyamba abali mu bwetaavu’...

BANNADDIINI okuva mu kigo kya Blessed Sacrament Kimaanya mu ssaza ly’e Masaka badduukiridde abakadde abatalina...

Batya1 220x290

‘Mufe ku mitima so si nnyambala’...

ABAKRISTU b’e Lukaya mu disitulikiti y’e Kalunguku Lwomukaaga baasuze mu Klezia nga batenderezza Katonda mu Mmisa...

Papa 220x290

Obukadde 600 nakozesaako 70 endala...

Town Clerk w’Eggombolola y’e Gombe, Sulaiman Kassim asobeddwa mu lukiiko RDC w’e Wakiso, Nnaalongo Rose Kirabira...

Untitled4 220x290

Ssegirinya waabwe lwaki munsibako...

KANSALA Muhammadi Ssegirinya ‘’Ddoboozi lya Kyebando’’ yeewozezzako ku by’omukazi gw’apepeya naye mu Amerika.