TOP

Laba bwe nswalira ku mbuzi obubuzi!

By Musasi wa Bukedde

Added 14th April 2019

Omuvubuka Obadiah Kandukulire abadde agufudde omulimu gw’okusooberera ebisolo by’abatuuze ku kyalo Nsooba ku Kalerwe n’abinyaga asimattuse okuttibwa abatuuze oluvanyuma lw’okumukwata lubona ng’aliko embuzi y’omutuuze John Lubega gy’asumuludde ng’agitwala.

Wata 703x422

Kandukulire n’embuzi gye yakwatiddwa nayo.

Ono okumutegeera kyaddiridde omuntu gwe yabadde aguza embuzi Simon Kato okumubuuza kajogijjogi w’ebibuuzo ku bikwata ku mbuzi.

Kandukulire olwatandise okunanaagira kwe kumukubira enduulu abatuuze ne bamukwata ne batandika okumukuba ababuulire gye yagibbye.

Yagguddwaako omusango gw’okwemakula ku bitali bibye ku fayiro nnamba SD:30/20/3/2019 ku poliisi y’oku Kaleerwe.

Wabula Kandukulire yalabise ng’eyejjusa ekyamututte ew’Omulongo Kato okubba akabuzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Plane22 220x290

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi...

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi

Ssaavanaluvule1 220x290

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi...

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi ne batalabikako alula!

Img2247 220x290

Eyatutte omwana okumutuuma amannya...

OMUWALA aludde ng'alimba omuvubuka nga bw'alina olubuto lwe aliko omwana gw'amutwalidde wabula ne gamwesiba bwe...

Throw 220x290

Abavubira ku nnyanja Kyoga basatira:...

ABAVUBI ku nnyanja Kyoga basattira olw’amagye okulangirira nti essaawa yonna gayingirawo okufuuza envuba embi....

Malemabiriizi9 220x290

Mabirizi azzeeyo mu kkooti ku bya...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi azzeeyo ku kkooti Ensukkulumu n’ateekayo omusango ayagala esazeemu ensala y’Abalamuzi...