TOP
  • Home
  • Busoga
  • Omuwala bamusobezzaako e Jinja ne bamutta

Omuwala bamusobezzaako e Jinja ne bamutta

By Donald Kiirya

Added 18th January 2016

ENTIISA egudde ku kyalo Mafubira Zone A mu disitulikiti y’e Jinja, abatuuze bwe basanze omulambo gw’omuwala mu kinnya ky’ekitooke nga gufunguddwa.

Lambo1 703x422

Abatuuze nga basitudde omulambo gwa Namatovu.

ENTIISA egudde ku kyalo Mafubira Zone A mu disitulikiti y’e Jinja, abatuuze bwe basanze omulambo gw’omuwala mu kinnya ky’ekitooke nga gufunguddwa.

Kigambibwa nti omuwala ono, Joan Namatovu 28, abaamusse baasoose kumusobyako kirindi kuba ebbali w’omulambo waasangiddwaawo kkondomu enkozese eziwerako n’akawale akateeberezebwa okumwambulwamu.

Mukwano gw’omugenzi, Proscovia Nandase abangi gwe bamanyi nga Alice, nga babadde bapangisa bonna ku nnyumba z’omugenzi Ddamulira, agamba nti baabadde bonna mu bbaala omukazi omu eyabadde ne banne basatu ne yeeweerera omugenzi okumutuusaako obulabe.

Namatovu, azaalibwa Alice Magoba e Kivubuka mu Jinja ng’alese abaana babiri. Akulira poliisi y’e Jinja, Felix Mugizi, yaweerezza kabangali, aba poliisi y’e Mafubira kwe baatwalidde omulambo okugwekebejja mu ddwaaliro ly’e Jinja.

Yagambye nti bakyanoonya abatemu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...