TOP
  • Home
  • Busoga
  • Wambuzi atutte balangira banne mu kkooti: Akyalwanira Bwakyabazinga

Wambuzi atutte balangira banne mu kkooti: Akyalwanira Bwakyabazinga

By Musasi wa Bukedde

Added 21st July 2016

EBY’OBWAKYABAZIN GA e Busoga tebinnagwa. Omulangira Edward Columbus Wambuzi atutte mu Kkooti enkulu, abalangira 9 abeetaba mu kulonda William Nadiope Gabula ku ntebe y’Obwakyabazinga.

Sitemgrphoto228788 703x422

Edward Columbus Wambuzi lwe yeerangira nga Kyabazinga wa Busoga omutuufu

EBY’OBWAKYABAZIN GA e Busoga tebinnagwa. Omulangira Edward Columbus Wambuzi atutte mu Kkooti enkulu, abalangira 9 abeetaba mu kulonda William Nadiope Gabula ku ntebe y’Obwakyabazinga.

Agamba nti ekyakolebwa abalangira 9 okulonda Kyabazinga omulala, kyali kimenya Ssemateeka wa Busoga n’ow’eggwanga, kubanga tebalina buyinza kukikola.

Omuwaabi Wambuzi eyabaddewo kennyini mu Kkooti, ng’awerekeddwaako looya we, Kenneth Lubogo, owa Mayanja Nkangi & Co. Advocates, agamba nti Kkooti ya Uganda enkulu, ye yalina yokka obuyinza okumusazaamu, era nga ye Kyabazinga omutuufu, eyalondebwa n’akakasibwa Olukiiko lwa Busoga olwaliwo nga October 31, 2008.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...

Newsengalogob 220x290

Ayagala tuddiηηane

WALIWO omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala...

Newsengalogob 220x290

Sikyafuna bwagazi kwegatta

Naye ng’omwami wange alina abakyala abalala basatu nze takyanfaako era agamba nti abakyala abalala bamusanyusa...

Newsengalogob 220x290

Lwaki abasajja abamu tebaagala...

LWAKI abasajja abamu tebaagala bakazi oba muwala aliko embuzi?

Lovelies 220x290

Ebisoomooza ku mitendera egy’enjawulo...

ABAMU basala magezi ga kubuvaamu, sso ng’oyo atannabufuna asiiba asaba n’okwegayirira Lugaba amufunire omutuufu....