TOP

Yaggyamu olubuto

By Musasi Wa

Added 27th February 2012

NNINA omuwala gwe njagala naye mpulira abantu bagamba nti yaggyamu olubuto. Omuwala ono mmwagala naye ate saagala kuwasa muwala yazaalako. Ssenga olabira ku ki omuwala eyazaalako oba eyaggyamu olubuto kuba saagala kugwa mu buzibu?

NNINA omuwala gwe njagala naye mpulira abantu bagamba nti yaggyamu olubuto. Omuwala ono mmwagala naye ate saagala kuwasa muwala yazaalako. Ssenga olabira ku ki omuwala eyazaalako oba eyaggyamu olubuto kuba saagala kugwa mu buzibu?
 

Mwana wange kizibu okumanya omuwala eyaggyamu olubuto oba eyazaalako.

Waliwo abamu b’osobola okulabira ku mabeere kuba omuntu bw’afuna olubuto ebbeere ligejja kale nga ne bwe luba luvuddemu teriyinza kuddayo nga bwe lyali.

Bw’oba nga ddala oyagala omuwala ono era ng’olaba alina ebisaanyizo bye weetaaga mu mukazi gw’oyagala okuwasa siraba nsonga emukulesa kuba n’ababyogera bayinza okuba nga tebabirinaako bukakafu.

Yaggyamu olubuto

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.