TOP

Sifunanga ku ssanyu

By Musasi Wa

Added 13th March 2012

Okusookera ddala, si kya makulu okumala geegatta nga toyagala oba nga tonyumirwa. Kino kitegeeza nti bw’oba omukazi oyinza okukalabulwa sso nga n’omusajja kiyinza okukunuubula.

Ssenga simanyi kizibu kye nnina? sifunanga ku ssanyu era mmala geegatta naye nga sirina kye mpulira. nnyamba.

Okusookera ddala, si kya makulu okumala geegatta nga toyagala oba nga tonyumirwa. Kino kitegeeza nti bw’oba omukazi oyinza okukalabulwa sso nga n’omusajja kiyinza okukunuubula.

Obutanyumirwa kwegatta kiva ku bintu bingi naye ng’ekisinga obukulu butabeera na bwagazi oba mukwano eri oyo gwe weegatta naye.

Bw’oba omukazi, munno alina okukunoonya obulungi okutuusa ensulo z’omukwano lwe zitandika okuta zokka olwo n’akuyingira ng’ekkubo liseerera bulungi.

Ekirala, weewale okwegatta n’abantu b’otoyagala. Ekizibu kino bwe kikulemerako, laba omukugu mu by’omukwano oba mu kubudaabuda abantu ajja kukuyamba.

 

Sifunanga ku ssanyu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.