TOP

Olubuto lulabikira ku myezi emeka?

By Musasi Wa

Added 13th March 2012

Mwana wange buli muntu olubuto lumuyisa bubwe era luvaayo mu bbanga lya njawulo kumpi ku buli muntu.

NNINA olubuto era lwe lusoose naye njagala kumanya olubuto lulabikira ku myezi emeka?

Mwana wange buli muntu olubuto lumuyisa bubwe era luvaayo mu bbanga lya njawulo kumpi ku buli muntu.

Waliwo abatuusa n’okuzaala ng’abalabi bababuusabuusa oba bali mbuto oba nedda.

Sso ng’abalala ku myezi ena babeera batandise okulaga nti balina embuto. Ogambye nti nkuyambe naye simanyi lwaki olubuto lwo okulabika okitwala ng’ekizibu.

Kansuubire tolina kikyamu ky’oyagala kukola kubanga omuntu owolubuto abeera nga kyatika era ne bwe buba bulwadde nga bumukutte banguwa okumutwala mu ddwaaliro.
 

Olubuto lulabikira ku myezi emeka?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.