TOP

Ssenga obuko tebuutukwate?

By Musasi Wa

Added 20th March 2012

Nnyazaala alemedde awaka ate nze kimmalako ekyagala. Bang’amba nti kikyamu okusuza nnyazaala wange mu nju naffe mwe tusula era kati omwezi mulamba tetwegatta ne baze. Kyokka ye omusajja ayagala tunyumye akaboozi. Obuko tebuutukwate?

2012 3largeimg220 mar 2012 153334663 703x422

Nnyazaala alemedde awaka ate nze kimmalako ekyagala. Bang’amba nti kikyamu okusuza nnyazaala wange mu nju naffe mwe tusula era kati omwezi mulamba tetwegatta ne baze. Kyokka ye omusajja ayagala tunyumye akaboozi. Obuko tebuutukwate?

Bwe mubeera Abaganda, okwebaka mu nju ng’oli mufumbo nga nnyazaala wo mw’ali kimenya obulombolombo bwammwe.

Era Abaganda bagamba nti kireeta omuntu okufuna obuko. Mu mbeera eno gwe, balo ne nnyazaala. Sso nga ne bwe butandibadde buko, tekinyuma nnyazaala kusula mu baana kubanga abamalako eddembe.

Bwe waba tewali nsonga emusuza wammwe, saba balo amuzzeeyo ewuwe. Bwe buba bujjanjabi nga bwe yeetaaga, munaabumutwalira. Ate bwe muba musobola, mususuze mu boys quarter kyokka bw’awona mumuzze ewuwe.

Gy’akoma okubeera ewammwe, ajja kukuzaala emize akulemese n’obufumbo. Kino abazadde mwenna mukiyige.

Omwana bw’akola amaka, abeera tayagala kumulinnyirira.

Ssenga obuko tebuutukwate?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte