TOP

Omwami wange yaba ki?

By Musasi Wa

Added 20th March 2012

Kiki ekyatuuka ku mwami wange? Annoonya bulungi era naye n’acamuka kyokka oluba okutandika emikolo taweza na ddakiika ng’amaanyi gamuggwaamu. Mu kusooka si bwe yali. Waliwo amuloga?

Kiki ekyatuuka ku mwami wange? Annoonya bulungi era naye n’acamuka kyokka oluba okutandika emikolo taweza na ddakiika ng’amaanyi gamuggwaamu. Mu kusooka si bwe yali. Waliwo amuloga?

Omusajja obutawangaalira mu kisaawe tekitegeeza nti waliwo amuloga. Baana bange mulekere awo okulwooleza mu ddogo.

Waliwo ensonga nnyingi ezivaako omusajja obutalwa mu kisaawe.

Ayinza okuba ng’alina endwadde nga puleesa oba sukaali ezimulemesa okubeera n’amaanyi agawera mu kisaawe.

Ayinza n’okuba ng’alina ebimutawaanya oba ebimweraliikiriza nga bw’atandika emikolo, ebirowoozo bitambula n’ekivaamu kuggwaamu maanyi.

Yogerako naye mukisalire mwembi amagezi.

Muyinza n’okulaba abasawo abakugu mu nsonga z’omukwano oba ababudaabuda abantu. Bajja kubayamba.

Omwami wange yaba ki?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.