TOP

Taata w’abaana sikyamulabako

By Musasi Wa

Added 10th July 2012

OMUSAJJA gwe njagala alabika yankyawa. Gye buvuddeko yang’amba nti agenda kutandika kukola safaali. Kyokka okuva lwe yatandika okukola yaakamala emyezi esatu nga tadda waka. Bwe mmukubira essimu tagikwata ate olumu bw’aba agikutte anzigyako mangu ng’agamba agenda kunkubira kyokka takikola. Obuyamb

OMUSAJJA gwe njagala alabika yankyawa. Gye buvuddeko yang’amba nti agenda kutandika kukola safaali. Kyokka okuva lwe
yatandika okukola yaakamala emyezi esatu nga tadda waka. Bwe mmukubira essimu tagikwata ate olumu bw’aba agikutte anzigyako mangu ng’agamba agenda kunkubira kyokka takikola. Obuyambi bw’omwana abuweereza bulungi naye simulabako. Ssenga olowooza ono omusajja teyankyawa?

OMUSAJJA ono alina obuvunaanyizibwa ku mwana naye siyinza kukukakasa oba ng’akwagala. Okusinziira ku by’oyogedde omusajja ono alabika alina omukyala omulala y’ensonga lwaki tayagala omukubire ssimu.

Abasajja bangi beerimbika mu
ky’okukola safaali naye abamu baba balimba nga baafunayo abakyala abalala. Omusajja ono bw’aba nga ddala yagenda kukola bw’anadda ojja kumulaba naye bw’aba akulimba mwesonyiwe okole ebibyo.

Taata w’abaana sikyamulabako

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza