TOP

Tanfaako wabula ayagala tuzaale

By Musasi Wa

Added 24th July 2012

BAZE ayagala tuzaale ate nga tanfaako.

2012 7largeimg224 jul 2012 104607147 703x422

BAZE ayagala tuzaale ate nga tanfaako. Kino kinnuma era nneebuuza nti bwe nnaazaala sigenda kwereetera buzibu?

SITEGEDDE ky’otegeeza n’omusajja obutakufaako. Naye ebiseera ebisinga,omusajja bw’aba nga tasobola kukulaga mukwano nga mukyali babiri mwekka, kibeera kizibu okukyusa ng’ozadde kubanga wano obuvunaanyizibwa bubeera buzze. Yogerako naye era omubuuze lwaki takufaako. Ayinza n’okuba nga ye tamanyi nti enneeyisa ye eraga omuntu atafaayo. Nkakasa asobola okukyusaamu. Naye naawe bw’oba wagenda mu bufumbo n’omusajja, nsuubira wali okimanyi nti ojja kuzaala era nga buno bwe bumu ku buvunaanyizibwa bwo.

Tanfaako wabula ayagala tuzaale

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza