TOP

Omuwala tanjagala

By Musasi Wa

Added 14th August 2012

Nnina omuwala gwe njagala naye andaga nti bye mmugamba si by’aliko. Ssenga omuwala ono mmwagala nnyo naye nkoze ntya okumukkirizisa bye mmugamba?

2012 8largeimg214 aug 2012 191237057 703x422

Nnina omuwala gwe njagala naye andaga nti bye mmugamba si by’aliko. Ssenga omuwala ono mmwagala nnyo naye nkoze ntya okumukkirizisa bye mmugamba?

Omuwala ono bw’aba akimanyi nti omwagala naye nga by’omugamba tabifaako ayinza okuba nga ye takwagala. Ekizibu sitegedde bbanga ly’omaze ng’omukwana kuba bwe liba eddene ayinza okuba ng’alinayo omuntu we omulala nga ggwe omala budde bwo.

Naye bwe liba ttono oyinza okugenda mu maaso kuba tomanya ayinza okuba ng’akyakwetegereza naye nga ggwe okitwala nti takuliiko.

Ennaku zino abawala kano akakodyo bakakozesa nnyo nga baagala kukakasa oba omuntu amukwana tayagala bya kumuzannyirako.

Ekirala tekitegeeza nti bw’okwana omuwala yenna alina kukkiriza kale nakyo olina okukiteeka mu bwongo.

Omuwala tanjagala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza