TOP

Omukyala takyampulira

By Musasi Wa

Added 20th August 2012

Omukazi ono ansobedde takyampuliriza nga bwe gwali nga twakalabagana.

2012 8largeimg220 aug 2012 155607537 703x422

NNINA emyaka 50 ate mukazi wange wa 32. Omukazi ono ansobedde takyampuliriza nga bwe gwali nga twakalabagana. Bw’aba anaatambula, tang’amba ate bwe tubeera embi naddala ku mikolo tayagala kuvaayo nga bukyali. Mpa ku magezi.
 
ENJAWULO mu myaka gyammwe nnene nnyo era kibeera kizibu ebirowoozo byammwe okukwatagana. Mukazi wo akyali mu myaka egicakala ate nga ggwe emyaka gyo gya muntu ayagala okubeera awaka n’okuwummulamu. Ogambye bwati sibwe yali nga mwakalabagana. Kino kizzeewo kubanga akumanyidde sso nga luli yali akyakweguya. Mwembi mulina okuyigang’ana lwe mujja okusobola okumalako n’obufumbo bwammwe.

Omukyala takyampulira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiromayigangaalinaboogezibokumikoloabeetabyekumukologwoluwalokubulanekulwokubiri002webusenu 220x290

Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza...

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza Ab'e Buluuli ne Ssese okunnyikiza obulimi kubanga teri mulimu...

Manya 220x290

Abakazi abasinga tebamalaamu kagoba...

Abakazi emirundi 6 ku 10 gye beegatta mu kaboozi tebatuuka ku ntikko. Wabula babuulire kwekoza nga abamazeemu akagoba....

Saalwa703422 220x290

Teddy ayanukudde Bugingo ku bya...

TEDDY Naluswa Bugingo ayanukudde bba Paasita Aloysius Bugingo ku kya ffiizi z’abaana ne ssente.

Florencekiberunabalongowebuse 220x290

Alina olubuto lw'abalongo ne by'olina...

Abasawo balaze abalina olubuto olulimu omwana asukka mu omu bye balina okukola obutabafiirwa nga tebannazaalibwa...

Research1 220x290

Ebizibu ebibeera mu kutambuliza...

ABATANDIKA omukwano ekimu ku birina okwewalibwa ku kugutambuliza mu kweteeka mu butaala ate nga si bwoli.