TOP

Nnyongere ntya ku balongo?

By Musasi Wa

Added 20th August 2012

SSENGA nsaba kundagirira ku ddagala eryongera ku balongo.

SSENGA nsaba kundagirira ku ddagala eryongera ku balongo.
 
MWANA wange, eddagala lyennini ly’okozesa ng’otandika okukyalira ensiko era ly’oyinza okukozesa ng’oyagala okubongerako. Naye nga tonnaba kulowooza ku kwongera ku balongo, sooka weebuuze oba ekipimo ky’olina ky’ekituufu. Kirungi okubeera n’abalongo nga tebasussa biseera bibiri eby’engalo zo.
 
Buli mukazi lw’agenda mu nsonga, abalongo bano bakendeera n’olwekyo olina okwongera okubasika empolampola. Ne balo (bw’oba omufumbo) asobola okukuyamba okusika abalongo n’abongerako ekipimo ye oba gwe ky’oyagala. Kino akikola muli mu kwenoonya.
Lyo eddagala lye bakosa mu kukyalira ensiko oba okwongera ku balongo oyinza okukozesa entengotengo. Funa omuntu amanyi eby’okukyalira ensiko akuyambe.

Nnyongere ntya ku balongo?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.