TOP

Simalangamu kagoba

By Musasi Wa

Added 28th August 2012

Nazaalako naye ssimalangamu ku kagoba

2012 8largeimg228 aug 2012 113031293 703x422

 

NAZAALAKO kyokka ne twawukana ne taata w’abaana bange. Wabula ebbanga lyonna lye nnamala naye saamalamu ku kagoba ate nga nnali nkyagala nnyo.
 
Ekirala abasajja tebakyankwana  ate nga mpulira njagala okubeerako n’omusajja ansanyusa mu buliri.
Ssenga nkole ntya kuba nfa ennyonta.
 
MWANA wange okumalamu akagoba mu bakyala si kintu kyangu okuggyako ng’omuntu gw’oli naye omwagala nnyo oba nga kye muliko okitaddeko ebirowoozo byo byonna. Ekirala abakazi bangi abazaala naye nga tebatuukangako ku ntikko.
 
Oluusi kiva na ku musajja. Bw’aba amanyi okunoonya mukazi we obulungi nakyo kisobola okumutuusa ku ntikko. Ekirala eky’abasajja obutakukwana tolina kizibu wabula wabaawo ekiseera ekituuka abasajja ne bakukwana nnyo ate olulala ne beesiba.
 
 Beera mugumu ojja kufuna omusajja akwagala. Wabula olina okwegendereza kuba obulwadde bungi.

 

Simalangamu kagoba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.